Ba nnakyewa baagala etteeka ekkakali ku by’ensimbi mu by’obululu

Brenda Luwedde
1 Min Read

Nga kakuyege yeeyongera ku mitenedera gyonna egy’obukulembeze waliwo bannakyewa abateesa nti kano ke kaseera watekebwewo ekkomo ku nsimbi omuntu ayagala obukulembeze zaalina okukozesa nga epepereza obululu okuva mu balonzi.Bano bagamba nti akalulu kati kafuuse ka kugula, era nga abalina ensimbi bebaweebwa obwaami, kyebagamba nti kisemberedde okusuule eggwanga mu katyabaga.Bateesa nti eteeka libagibwe eriteeka ekkomo ku nsimbi zino, waberewo amateeka agalung’amya eby’okutona ebirabo mu kaseera kano, songa n’ekibonerezo eri abeenyingira mu kubba obululu bifuuke bikkakkali.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *