Akakiiko k’ebyokulonda tekakoze kimala okusomesa abantu ku by’okulonda

Brenda Luwedde
0 Min Read

Akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga kakkiriza nti tekakoze kimala kusomesa bannayuganda kubikwata ku byakulonda nga akalulu ka 2026 kabindaabinda.Obuzibu bano babutadde ku bbula lya nsimbi.Ebitongole bi nakyewa bingi ebizze bitongoza kaweefube ono wabula ng’okusinga essira balitadde mu district okuli Wakiso, Mityana ne Isingiro.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *