Olwaleero, akwatidde ekibiina ki National Unity Platform bendera Robert Kyagulanyi asiibye mu Disitrict ye Kitgum ne Lamwo.
Abeeno abasabye okwerabira ensobi ezaakolebwa abakulembeze abasooka, beerabire enjawukana, bagatte amaanyi okuzimba Uganda empa.
