Akwatidde CMP bendera ku bwa Pulezidenti, Mubarak Munyagwa, ayolekedde ekitundu kye bugwanjuba bwa Uganda okuwenja akalulu. Kyokka ono asoose kukyalirako Dr. Kizza Besigye ne Munne Obeid Lutale mu kkomera e Luzira okulaba embeera mwe bali. Munyagwa asabye ekitongole ekiramuzi kyekube mu kifuba ku nsonga z’ababiri bano kubanga bakandaaliridde nnyo mu kkomera.
Mubarak Munyagwa akyalidde ku Besigye ne Lutale, ayolekedde bugwanjuba
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
