Nathan Nandala Mafabi asuubizza abantu mu disitulikiti y’e Amuru nti singa bamulonda ku ky’obukulembeze bw’eggwanga waakungonjola enkaayana z’ettaka eziri mu kitundu kino naddala eziva ku balaalo abakyawagamidde mu disitulikiti eno. Ono asiibye akuyega bantu mu disitulikiti eno, ng’abaayo bamuloopedde n’okukandaalirira kw’enkayana eziri ku ttaka lya Apaa.
Nandala Mafabi asuubizza okukola ku nkaayana z’ettaka mu Amuru
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
