Akwatidde NRM bendera ku bwa President, Yoweri Museveni, asabye abantu mu disitulikiti ye Kaberamaido ne Kalaki okumulonda asobole okunyweza ebyo ebituukiddwako mu bisanja ebiyise. Museveni agamba nti mu kisanja ekijja wakuteeka essira ku kubunyisa amasannyalaze n’amazzi amayonjo kko n’okwongera okuzimba amasomero nga kwogasse n’amalwaliro.
Museveni asuubizza ab’e Kaberamaido amasannyalaze n’amazzi amayonjo
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
