Abawagizi b’akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu abawerako bakwatiddwa bwe babade bava mu kibuga kye Mbarara okwolekera Buzibwera gy’abadde agenda okukuba olukungana olusembayo.
Okusinziira ku Poliisi bano babavunaana kukola bikolobero naddala ku baserika mu bitundu gyebazze bakuba Kakuyege.
Yye Kyagulanyi n’abakulembeze abalala baabade nabo tebakwatiddwa.
