Ab’e Kitgum ne Lamwo Mugisha Muntu abasuubizza okulwanyisa enguzi

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akulira ekibine ki Alliance for National Transformation Gen Mugisha Muntu asiibye atalaaga bitundu bye Lamwo ne kitgum ng’awenja kalulu akanamutuusa ku bwa Pulezidenti. Abeeno bamuloopedde enguzi eri mu kitundu kino, nga n’emirimu gya gavumenti egyeno gyafuuka gyakutunda. Muntu abeeno ababuulidde nti singa afuuka omukulembeze we ggwanga, bino byagenda okusooka okunogera eddagala.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *