Ab’e Butaleja Robert Kasibante abasuubizza okufuna mu birime byabwe

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akulira ekibiina National Peasant Party Robert Kasibante asuubizza abalimi b’omuceere e Butalejja nga bw’agenda okulafuubana okulaba nga baganyurwa mu bye balima kasita bamulonda nafuuka Pulezidenti w’egwanga mu mwaka 2026. Kasibante nga tanakuyega batuuze asoose kulambula nimiro zaabwe nanakuwala nnyo olw’amaanyi gebateeka mu kulima kyoka ne batafunamu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *