Akwatidde FDC bendera ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga, Nathan Nandala Mafabi asabye abantu ba Teso obuteeyinurira ku bakulembeze baabwe ob’olubatu abali mu gavumenti ya NRM, n’abasaba balonde abakulembeze abanaakola ku bizibu byabwe. Okwogera bino Mafabi abadde mu disitulikiti y’e Katakwi gy’asiibye nga awenja obuwagizi.
Nandala Mafabi asabye abantu ba Teso okulonda abagenda okukola ku bizibu byabwe
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
