EFFUJJO MU KKAMPEYINI: Akakiiko kaagala poliisi enoonyereze ku byali e Kiruhura ne Kazo

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Eyali akulira Essengejjero lyamawulire erya Media Centre, Ofwon Opondo leero akakasiddwa Akakiiko k’ebyokulonda ng’omubaka wabakadde mu buvanjuba oluvannyuma lw’ennaku 14 okuyitawo nga teri yeesowoddeyo ku muvuganya. Olwaleero akakiiko kalungamizza bannabyabufuzi abeteekateeka okutandika kkampeyini wiiki ejja. Kano era kalagidde Poliisi enoonyereze kubulumbaganyi obwaliwo mu disitulikiti ye Kiruhura ne Kazo ku bawagizi ba NUP mu kitundu ekyo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *