OKULIYIRIRA ABASUUBUZI: Yusuf Ssebaggala g’akaaba gaakomba

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abasuubuzi abaakosebwa amataba agaazinda amaduuka gaabwe bali mu bwelaliikirivu ku ngeri gavumenti gy’egenda okubaliyirira nga bagamba nti ogugereka omuwendo ogugenda okuliyirirwa kiyinza okubeera ekizibu kubanga ebitabo byebandikozesezza okusiiga ekifaanayi byonna mazzi gabyonoona. Yusuf Ssebaggala nga yali musuubuzi wa mifaliso agamba nti amaduuka ge gonna ag’emiriundi esatu gaggwawo obutasigala kantu kale nga talina kuliyirirwa kwasuubira okuyinza okumuyambako okuzzaawo emmali ye.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *