Wuuno ow’e Hoima eyavuga eggaali okugoberera kkampeyini za Kyagulanyi

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Robert Kyagulanyi olwaleero awummuddemu kakuyege we, wabula bwe yabadde mu bitundu bya Bunyoro waliwo omuwagizi wa NUP e Hoima eyeewaddeyo n’asotta akagaali ka maanyi ga kifuba okumulondoola ku buli kkampeyini gye yabadde nayo mu kitundu kino. Ono yavuze kilometer ezisukka mu bibiri okulondoola Kyagulanyi.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *