“MUVEEYO MU BWANGU” Minisita Aber alagidde abali mu bitundu by’obulabe e Sebei

Olive Nabiryo
0 Min Read

Tukitegedde nga gavumenti bwetandise ku nteekateeka z’okufuna ettaka kw’egenda okusengulira abantu abaakoseddwa okuyigulukuka kw’ettaka okwabadde mu bitundu by’e Sebei nga kwakafiiramu abantu 16.Minisita Omubeezi ow’ebigwabitalaze Lillian Aber leero atuuseeko mu kitundu kino okwetegereza embeera gyasinzidde okulagira abantu abakyali mu bitundu eby’obulabe okubyamuka nga bukyali. Ono era yeetisse n’amabugo ga bukadde eri buli muntu eyafiiridde mu njeger eno n’akakadde kamu eri buli yafunye ebisago.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *