Naddulu ayambalidde ab’ebyokwerinda okulemesa Kyagulanyi

Olive Nabiryo
0 Min Read

Omuwabuzi wa President ku nsonga za Buganda Al Hajji Abdul Nadduli alabudde Poliisi okukomya kyekubiira ng’ekwasisa amateeka g’eby’okulonda ng’ekugira abali ku ludda oluvuganya okuwenja obuluungi akalulu. Nadduli agamba nti ekimu ku byabatwala mu nsiko okulwana kwekuleeta enfuga egoberera amateeka ne democrasiya nga talaba nsonga lwaki Poliisi ate y’eremesa ebyo byebaalwanirira. Omusassi waffe Herbert Kamoga awayizaamu naye mu mboozi ey’akafubo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *