Abatunuulira ebyobufuzi bagamba nti yadde nga mu , Akwatidde NUP bendera waakwogera okunyweza obuwagizi mu Buganda ne Busoga, Yoweri Museveni waakufuna obuwanguzi mu bitundu ebirala ebyeggwanga .Bano bagamba nti ekya muganda wa Museveni, Salim Saleh okusimba amakanda mu bitundu bye Gulu kko n’endagaana wakati wa Mao ne NRM byakuyamba nnyo Museveni okunyweza obuwagizi bwabyo mu bitundu bya Acholi.
Abatunuulira ebyobufuzi bakubye ttooki mu kalulu ka 2026
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found