Kkooti esokerwako e Kawempe egaanye okukkiriza bannakibiina ki NUP e kkumi okuwoza nga bava bweru nga bano bebabavunanibwa emisango gy’okukola dduyiro w’ekinnamagye amanya amateeka.Omulamuzi bano abagambye nti singa abata bayinza okutataaganya okunonyereza.Ate yyo Kooti etaputa ssemateeka egobye okusaba kw’omubaka Allan ssewanyana mw’awakanyiza okuddamu okukwatibwa abakuuma ddembe bweyali atereddwa ku kakalu ka kooti, songa e Masaka kooti nkulu eyimbudde abawaguzi ba NUP ekkumi n’abasatu abaludde ebbanga nga bavunaanibwa ogwokukubba , nokulumya omuserikale
Kkooti egaanye Eddie Mutwe ne banne okweyimirwa
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found