Ssentebe wa district ye Wakiso Matia Lwanga Bwanika avuddeyo nalangirira nga bwagenda okuvuganya kubwa namunigina kukifo ky’omubaka wa Busirio South Constituence oluvanyumna lw’ekibiina kye ki NUP omumumma kaadi nekigiddiza omuba aliyo Charles Matovu.Bwanika anenyeza gavumenti okulemesa ekibiina kyawagira ki NUP okuyita mumitendera emituufu egy’okulondesa akamyufu k’ekibiina n’okukuba engungaana okwebuuza kubantu ekyaviiriddeko ekibiina okukola ensobi.Mu Busiro North , nayo eri abatali bamativu olw’engeri ekibiina kye kyagabyemu kaadi era nga baagala kiddemu kyetegereze.
Bwanika ajja ku bwannamunigina, abawagizi ba Nsubuga ssi basanyufu
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found