Obweraliikirivu bweyongedde mu b’enganda z’abantu abaakwatibwa e Mbarara gye buvuddeko nga bagoberera akulira ekibiina ki NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu. Waliwo aboogeddeko naffe nga bagamba nti tebannamanya mayitire ga bantu baabwe wadde okuweebwa omukisa okwogerako nabo. NUP etubuulidde nti eyungudde bannamateeka abawerako okulondoola abantu bano gye bali n’okutegeera misango ki egibavunaanwa.
Aba NUP abaakwatibwa e Mbarara abamu ab’enganda zaabwe tebabalabangako
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
