Abakulu mu ggye ly’egwanga li UPDF batubuulidde nti omuwendo. omutono ogwabaserikale ba poliisi gwegubawalirizza nabo okwetaba mu byokukuuma e mirembe mu kaseera kakakuyege kko n’okulonda. Amyuka ayogerera amagye ga UPDF Henry Obbo atugambye nti bakizuula nga abaserikale Uganda ekyalina ba lubatu, kale nga kibakakatako okugikwasizaako mu kukakasa nga okulonda kuno kubaamu e mirembe n’obwenkanya. Kyokka ono asabya abalonzi bonna nti tebeeteganya kukuuma kalulu,olumala okulonda bonna badde ewaka, ebisigadde babirekere akakiiko ke byokulonda nabakuuma ddembe.
Amagye gasuubizza okukuuma akalulu ka 2026
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
