Abakulembeze mu kibiina ki NUP mu Kampala, beeyamye okulwana okukuuka ejjembe okulaba nga akwatidde ekibiina kino bbendera mu kalulu k’omubaka wa Nakawa East Waiswa Mufumbiro awuuta akalulu ako buva newankubadde ngataliiwo. Olwaleero, abakulembeze mu kibiina ki NUP bakubye olukungaana okumukuyegera wadde nga babadde n’essuubi nti anaalabikako kubanga abadde mu kkooti ku nsonga z’okweyimirirwa. Abavuganya ebyenjawulo bakyakuyega abalonzi mu Kampala nga banoonya obuwanguzi my bifo bya palamenti ne gavumenti ez’ebitundu.
Aba NUP batandise okukuyegera Waiswa Mufumbiro
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
