Omubaka omukyala owa disitulikiti ye Kamuli era omumyuka wa ssaabaminisita a sooka Rebecca Alitwala Kadaga leero atongozza kakuyege mu butongole naawera obutava mu mukamaawe Yoweri Kaguta Museveni. Ono agambye nti newankubadde yaliibwamu olukwe mu kulonda kwa CEC era naayogererwa bingi, kano kekadde okwerabira ebyayita, banoonye obuwanguzi bw’ekibiina kyabwe ki NRM.
Rebecca Kadaga atongozza kampeyini ze e Kamuli
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
