EKIKONDE MU KAMPEYINI: E Bukomansimbi abawagizi banyiga biwundu

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

E Bukomansimbi, kigambibwa nti ayesimbyewo okuvuganya ku kifo kya Bukomansimbi South Hassan Mukiibi Sserunjogi nga ali wamu n’abamu ku bawagizi b’e baliko abawagizi b’enkambi ya Geoffrey Kayemba Solo bebalumbye nebabakuba emiggo era abasinga wetwogerera banyiga biwundu. Entabwe yavudde ku omu ku bawagizi ba Kayemba Solo kusimba piki ye ng’eriko ekifananyi kya Kayemba okuliraana awabadde olukungaana lwa Mukiibi.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *