Munyagwa atongozza kaweefube w’okusonda ssente

Olive Nabiryo
0 Min Read

Nabe agudde mu nkambi z’abamu ku beesimbyewo ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga ng’entabwe evudde ku bbula lya nsimbi zebalina okukozesa mukunoonya akalulu, ekiwalirizza abamu okuyimiriza mu kakuyege waabwe.Robert Kasibante akwatidde National Peasants Part bendera mukiseera kino yaakasubwa disitulikiti ezikunukkiriza mu ttaano z’abadde alina okubeeramu.Ye Mubarak Munyagwa owa Common Man’s Party atongozza kaweefube w’okusonda ssente z’okuvvujjirira kkampeyini ze kubanga ssente zaasigazza zimusobozesa kukokala kampeyini za wiiki bbiri zokka.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *