Akwatidde NUP bendera ku bwa Pulezidenti Robert Kyagulanyi oba Bobi Wine akukkulumidde abebyokwerinda okumulemesa okukuba kkampeyini ze nga bwagwanidde. N’olwaleeroo ono abebyokwerinda bamulemesezz olukungaana lwabadde ategese e Iganda bwe bamukisse ebimotoka byabwe. Wabula ku lukungaana lwe yasoose okukuba e Mayuge yasuubizza okutuusa amasannyalaze mu kitundu kino mpozi n’okutumbula ebyobulamu.
Robert Kyagulanyi asuubizza abe Mayuge amazannyalaze, n’ebyobulamu ebirungi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found