Akawatidde FDC enderaa ku bwa pulezdienti Nathan Nandala Mafabi, ateekateeka kwekubira nduulu mu kakiiko k’ebyokulonda nga yeemulugunya ku ngeri ye ne banne gye bayisibwamu bwogerageranya n’ali mu ntebe eno Yoweri Museveni gwe bavuganya.Nandala agamba nti balina kuyisibwa kyenkanyi engeri gyekiri nti bonna bavuganya ku ntebe y’emu. Ono abadde mu bitundu by’e Jinja gyasuubirizza okutumbula ebyobulimi mpozi n’okukola ku beeyi y’ebikajjo enaabuuka buli kiseera. Baker Ssenyonga Mulinde y’ali mukugoberera Nandala.
Nandala Mafabi alidde matereke ne poliisi e Jinja
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
