NIRA ewandiisizza obufumbo obusukka mu 2500 mu mwaka gumu

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

EKitongole ekivunaanyziibwa ku kugaba ndagamuntu mu ggwanga ki NIRA kigamba nti kisobodde okuwandiisa emigogo 2,889 mu bufubo obumanyiddwa nga obwa diisi, mu mwaka omulamba gwe kimaze bukya kikwasibwa buvunaanyizibwa buno. Obuvunaanyizibwa buno bwali bukolebwa ab’ekitongole ki Uganda registration Services bureau wabula nebukyusibwa. Ayogerera ekitongole kino Osborne Tushabe agamba nti baakuvaayo n’okulalala lw’amasinzizo agakkirizibwa okugatta abantu okusobozesa abaagala okugattibwa mu bifo ebituufu.

TAGGED:
Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *