Amyuka ssentebe wa NRM mu ggwanga Moses Kigongo akunze banna NRM abaagwa mu kamyufu k’ekibiina okuwagira bannaabwe abaawangula bendera. Ono abadde mu bitundu bye Tooro mu nsisinkano ezigendereddwamu okutabaganya abo abaawangula n’abaawangulwa okulaba nga bakolera wamu mu kalulu akajja.Wano mu Kampala, Omu ku bakunzi b’ekibiina kino Shadrack Nzeire naye abadde mu kusisinkana bannakibiina mu Nakawe West okubasaba okukolera awamu mu kalulu akajja.
Kigongo asabye abaagwa mu kamyufu okuwagira abalina bendera
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
