Minisita W’ebyamawulire n’okulungamya eggwanga Chris Baryomunsi ategezeza nti teli mukutu gwamawulire gugenda kukirizibwa kufulumya ebivudde mu kalulu ka 2026 okutusa nga akakiiko k’ebyokulonda kamazze okufulumya ebyenkomeredde ebikavuddemu.Baryomunsi okwogera bino abadde kumukolo ogwokulayiza Akakiiko akapya akavunaanyizibwa ku byamawulire oba kayite Media Council.Ono agamba nti kino kikoleddwa okusobola okukuuma obutebenkevu mu ggwanga.
Minisita Baryomunsi alayizza akakiiko akapya
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
