Abaagobwa ku ttaka ly’e Mpokya e Kibale batandise okusunsulwa

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abantu abasoba mu 3,000 abaagobwa ku ttaka ly’ekibira kya Mpokya nga gavumenti egaziya ekkumiro ly’ebisolo elya Kibale mu district ya Kabarole eyawaamu mu biseera ebyo mu 1992, kyaddaaki bafunye ku ssuubi ly’okuliyilirwa oluvanyuma lwe myaka 30. Kino kiddiridde abakulu okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga kko n’abekitongole ekikola ku kuwandiisa abantu ki NIRA, okuttukiza enteekateeka z’okubasunsula basobole okukakasa nti be basaanidde okuliyirirwa.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *