Tukitegedde nti mu disitulikiti ye Rakai amazzi gongedde okubeera agebbula nga kakano ekidomola ky’amazzi amayonjo kigula wakati wa nusu 300 – 1000. Tukitegedde nti omutawaana gwonna guvudde ku kyeya ekyalumba ekitundu kino, songa ne pulojeki y’okubasimira ebidiba eyamalawo obuwumbi 17 tenavaamu kalungi n’akamu. Abakulu ku disitulikiti batubuulidde nti ensonga zino baludde nga baziroopa eri abakulu, naye tenafuna kwanukulwa.
EBBULA LY’AMAZZI: E Rakai bali bubi, waliwo abagasena mu bidiba
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found