Akakiiko ke byokulonda mu ggwanga, kasabye abavuganya ku bwa Pulezidenti okussa ekitiibwa mu bikaanyiziddwako ku ntambuza ya kkampeyini za kalulu ka 2026. Ba agenti b’abeesimbyewo leero lwe batadde emikono ku kiwandiiko ekirambika ebyo bye bakkaanyizzako mu kafubo ke baabaddemu eggulo akaakubiriziddwa akakiiko k’ebyokulonda.
KKAMPEYINI Z’OBWA PULEZIDENTI: Abavuganya batadde emikono ku kiwandiiko ekirambika enteekateeka
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found