Abamu ku bammemba mu kibiina ekigatta abamakolero ga sukaali amapya ki Millers Association of Sugarcane balaze okutya olwabantu baabwe okuba nga tebannasibwa ku kakiiko akalungamya ebikwata ku sukaali akayitibwa Sugar Council. Bano bagamba nti yadde minisitule y’ebyobusuubuzi yabasaba okuwaayo amannya g’abo abanaabaakiikirira ku kakiiko kano mu gwomukaaga omwaka guno, negyebuli eno tebannadibwamu. Balowooza nti bandirekebwa ebbali ekiyinza okwongera okudobonkanya emirimu gyabwe.
AKAKIIKO KA SUKAALI: Waliwo abalaze okutya, balowooza bandirekebwa ebbali
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found