Mu bulamu ttooke, leero tutunuulidde amabwa agatawona. Twagala tumanye lwaki abantu abamu bajanjaba amabwa negatwala ebbanga nga tegawona, biki ebiyinza okuvaamu, na biki byolina okukola okwewala embeera eno. Tuwayizzamu ne Diana Byogera ’omukugu mukulabirira amabwa.