Ekelezia katolika mu ssaaza ekkulu ery’e Kampala eriko ekifo kyezimbye e Kakiri okuyambako mu kukaza n’okutereka ebirime. Ekifo kino kizimbiddwa okuyamba abalimi okufuna mu birime byabwe kubanga babadde bafiirizibwa nnyo naddala ngamakungula gayitiridde obungi olwe ebirime byabwe nebigulwa ku bbeeye eyawansi.
Eklezia eriko ekifo ky’ezimbye e Kakiri okuyamba abalimi okutereka emmere
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found