Waliwo abatuuze abawera enkumi bbiri mu ggombolola ye Kapapi mu Disitulikiti ye Hoima, Minister omubeezi ow’ebyettaka Dr. Sam Mayanja bazzizza ku bibanja byabwe kwe baagobwa munnamagye omu ayitibwa Peter Nabaasa. Enteekateeka eno egenze mu maaso wakati mu bukuumi obwamaanyi okukakasa nti terri ateeteeganya batuuze bano. Amagye ne Poliisi beeyamye okuwa abatuuze bano obukuumi.
BAZZIDDWAYO KU TTAKA: Abaagobwa ku ttaka e Kapapi basuubiziddwa obukuumi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
