Abadde omusumba we ssaza lya Jinja,kaakano omugenzi Martin Charles Wamika ayogeddwako nga abadde omuweereza wa katonda omulungi, ayagala ennyo abantu ate nga mutabaganya wa bonna. Bino byogeddwa mu kitambiro kya missa ekitegekeddwa ku lutiko e Lubaga okusabira omwoyo gwe ekikulembeddwa ssaabasumba wa Kampala,Paul Ssemogerere. Ono yafa olwokubiri lwa week eno oluvanyuma lwokumala akabanga nga mulwadde.
Wabaddewo mmisa y’okusabira Martin Charles Wamika e Lubaga
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
