Okuwenja akalulu eri abeegwanyiza ebifo mu Palamenti ne gavumenti ez’ebitundu buli lukya kweyongera ebbugumu. Olwaleero Omubaka wa Nyendo – Mukungwe Mathias Mpuuga lwatongozza kkampeyini ze so ng’e Kalungu eyaliko Minisita w’ebyokwerinda Vincent Ssempijja naye ayongedde amaanyi mu kakuyege we okulaba nga yeddiza ekifo kya Kalungu East. Getrude Mutyana yakungaanyizza ebyerudda eyo.
Mpuuga, Ssempijja, Ssewungu n’abalala basiibye bawenja kalulu e Masaka
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
