Akwatidde Common Man’s Party Bendera ku bwa Pulezidenti Mubarak Munyagwa abadde mu disituliki ye Budaka ne Butalejja gyasabidde abaayo okumuwagira basobole okukyusa obukulembeze bw’eggwanga. Munyagwa azzeemu okutangaaza ku mulamwa gwazze akulembeza ogwakugoba abagwira abatalina mpapula zibakkiriza kukolera kuno. Abakyala abasuubizza okuzaalira ku bwereere singa amala natuula mu ntebe y’omukulembeze w’eggwanga.
Munyagwa ab’e Budaka abasuubizza emirimu, n’abakyala okuzaalira obwereere
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found