Museveni tabiriimu – Amuriat atangaazizza ku byokwesimbawo kwa Nandala Mafabi

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

FDC esambazze ebigambibwa nti Pulezidenti Museveni alina omukono mu kwesimbawo kwa Nandala Mafabi ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga. Bw’abadde ayogerako eri abawagizi ba FDC mu disitulikiti y’e Mbale Pulezidenti wa FDC Patrick Oboi Amuriat ategeezezza nti waliwo bannakigwanyizi abagenda bategeeza nga Mafabi bw’ali ekimu ne Museveni, kyokka n’agumya abawagizi ba Mafabi mu Bugisu obutagendera ku yye bw’ayise obulimba. Bino byonna bibadde mu disitulikiti y’e Mbale ne Manafwa Mafabi gyasiibye ng’awenja obuwagizi olwaleero.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *