Akwatidde FDC, bendera ku bwa pulezidenti, Nathan Nandala Mafabi asabye ab’omu disitulikiti ye Alebong ne Otuke okumuyiira akalulu afune entebbe, asobole okubagobako obwavu bwe batubiddemu ngayita mu nkola y’okuwa buli kyalo obukadde 100. Ono era asuubizza okulaba ng’abeeno bafuna amazzi amayonjo agatali gakutambulira ngendo mpanvu.
Nandala asuubizza abe Alebtong amazzi amayonjo, n’okuggya abaayo mu bwavu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found