OKUYUZA EBIPANDE BY’ABESIMBYEWO: E Mbale ab’oludda oluvuganya baddukidde ku poliisi

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abavuganya ku bifo by’obukulembeze mu kibuga Mbale ku ludda oluvuganya government, beemulugunya ku ky’abantu abaawanulayo ebipande byabwe gyebabitimba ku makubo, lukiseera akwatidde NRM bendera ku bwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyali agenda okuwenja akalulu mu bitundu ebyo eyo. Bano balumiriza bannaabwe aba NRM okubatwalirwa ebipande babwe , nga ekigendererwa kyali kya kusanyusa ssentebe wa kibiina kyabwe. Poliisi etugambye nti ensonga eno etandise okugirondoola.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *