Ssabalabirizi w’abadvent mu ggwanga Samuel Kajjoba asabye banabyabufuuzi okufaayo okunyweza mirembe mu ggwanga naddala abantu abalala mu kiseera kino nga bawenja akalulu akabindabinda mu ggwanga. Kajoba bino abyogeredde ku kkanisa y’abadiventi e Najjanankubi gyabadde agenyiwaddeko mu butongole bukya nga alondebwa. Ono yakulembeddemu okusaba kwa sabiiti.
Ssabalabirizi w’abadvent asabye banabyabufuuzi okunyweza mirembe mu ggwanga
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found