Wuuno atawulira eyavuganya mu kamyufu ka NRM

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Waliwo omukyala aliko obulemu bw’obutawulira eyawenja akalulu k’okusunsulwamu mu kibiina kya NRM ku kifo kya kansala omukyala akiika ku disitulikiti nga akiikirira abaliko obulemu. Ono yeekokkola eby’obufuzi ebyetaagisa okuteekamu ensimbi ennyingi n’abasajja abaamuwanga akakwakkulizo k’okusooka okubaganza balyoke bamukungire obuwagizi.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *