Waliwo abagamba nti etteeka lya 1998 lyandiyambye nnyo mu kumalawo emivuyo ku ttaka

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abamu ku baabaga Ssemateeka wa 1995 bagamba nti singa etteeka erirungamya ebyettaka li Land Act erya 1998 lissibwa mu nkola awatali kulekayo kawaayiro konna lisobola bulungi okugonjoola emivuyo ku ttaka egifuuse baana baliwo ensangi zino. Bagamba nti etteeka lino eryaggyibwa mu ssemateeka liteekawo ensawo enzibizi eyebyettaka gavumenti gyesoobola okweyambidsa okugula ettaka ku bannyini lyo olwo neriwa oba okuliguza abasenze okusobola okufuna obwannanyini ku bibanja kwe batudde.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *