Okufuna ebitundu by’omubiri ebikolerere sikyangu, bannakyewa baagala gav’t eyambeko

Gladys Namyalo
0 Min Read

Buli mwaka waliwo abantu abatemwako ebitundu byabwe eby’obumubiri ebimu naddala amagulu oba emikono nga okusinga kiva nnyo ku bulwadde nga obwa kkookolo, obubenje songa abalala butabanguko mu maka bwe buvaako omutawaana. Kyokka eky’ennaku okufuna ebitundu by’omubiri ebikolerere mu Uganda kikyali kizibu ddala olw’obuseere kko n’ebbula lyabyo. Kati bannakyewa abazze bakwatirako abantu bano e Fort Portal baagala gavumenti ebeeko byetereeza abantu abali mu bwetaavu buno bayambibwe.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *