Ekitongole ekivunanyizibwa kubyebibalo mu ggwanga ki Uganda Bureau of Statistics – UBOS kitadde omukono kundagaano ey’okukolera awamu n’obukulembeze bwenzikiriza kwosa n’obwennono muggwanga n’ekigendererwa ky’okukisobozesa okwongera okufuna amawulire agakwata ku bibalo mu bitundu gye kitasobola kutuuka. Abatadde omukono kundagaano eno kuliko aba Inter religious council, Obukama bwa Bunyoro Kitara , Bugisu nabalala.
UBOS ekoze endagaano ne bannaddiini n’ab’ennono okufuna ebibalo
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found