Okulwanyisa ekisaddaaka bantu: Abasawo b’ekinnansi beeyamye okwekolamu omulimu

Olive Nabiryo
0 Min Read

Abamu ku basawo b’ekinnansi, bakkaanyiza okugatta amaanyi balwanyise bannaabwe abeenyigira mu bikolwa eby’okusadaaka abantu, kko n’ebikolwa ebirara eby’ekko nga berimbise mu kugaba obugagga.

Bano bagamba nti abantu nga bano bavumirizza omulimu gwabwe, nga n’abamu batuuka n’okukabasanya abakyala, abalala kubba nsimbi.

Okwogera bino babadde mu ttabamiruka waabwe atudde e Ndagwe mu disitulikiti y’e Lwengo.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *