Okukoowoola abatuuze: E Nyabinyonyi waliwo akozesa engombe okuyita abatuuze

Olive Nabiryo
0 Min Read

Ku kyalo Nyabinyonyi mu muluka gwe Isunga mu gombolola ye Kasenda mu disitulikiti ye kabalore waliwo omuvubuka gwetusanze nga yeyambisa engombe okukowoola abantu okujja mu nkiiko z’ekyalo, oba okudduukirira emitawaana.

 Omusajja mukulu ono Faustine Twebaze atugambye nti engombe eno etuukira ddala wala, ekyanguwa okutuusa obubaka ku batuuze abali mu masoso ge byalo.

Omulimu guno tukitegedde nti agukoledde kati emyaka esatu nga nakyewa

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *