OKUTAASA OBUTONDE:Abatuuze batandise kaweefube w’okusimba emiti mu nsozi

Brenda Luwedde
0 Min Read

Waliwo abatuuze mu bitundu bya Rwenzori abatandise okwekolamu kaweefuba w’okutaasa obutonde nga bayita mu kusimba emiti mu bitundu by’ensozi okusobola okwewonya ebibamba ebigwawo nga biva mu kwonoona obutonde .Bano batubuulidde nti bazze bayita mu bugubi olw’ebibamba ebizze bigwawo era ne bakubirizza bannabwe okwettanira enteekateeka eno.David Bukenya yali erudda eyo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *